Omulambo Gusangiddwa Wakati mu By’ennyanja

0
650

Poliisi y’oku mwalo e Kasenyi mu munisipaali y’e Katabi ekutte abalunnyanja ababadde bakukusa omulambo gwa munaabwe ku ka loole akabaddeko mukene.