Omusajja Asse Muwala We e Masaka

0
812

Entiisa ebuutikidde abatuuze b’e Gayaaza mu ggombolora y’e Kabonera mu disitulikiti ey’e Masaka eri mu Buddu, Taata bw’akkakkanye ku muwalawe n’amutema amajambiya agamujje mu budde olwo naye oluvanyuma neyeeyimbamu ogwakabugu okwewala ebinaddirira.