Omuserikale Asse Babiri

0
294

Emiranga gisanikidde abatuuze b’okukyala Konge mu gombolola y’e Lwemiyaga mu district ey’e Sembabule omeserikale wa poliisi bwasindiridde amasasi mu bantu okukkakkana nga babiri bafu. Okusinziira ku poliisi y’e Ssembabule abattiddwa babadde balumbagana omupoliisi abadde ku mulimo gw’okukuuma ababadde bapunta etakka okuli abatuuze ab’ebibanja.