Stella Nyanzi Akyawerennemba, Eby’okuwemula Omukulu Tebinnaggwa

0
492

Kkooti y’oku Buganda Road egannye okugoba omusango stellah Nnyanzi gwavunaanibwa ogwokuvuma n’okulebula omukulembeze w’eggwanga ogumaze ebbanga nga guwulirwa Nnyanzi Yali yasaba kkooti egobe omusango guno kubanga obujulizi obulaga nti okuvuma kwakosa museveni bubuze