Wuno Peninah Nakato Eyakuguka mu Kazannyo ka Chess

0
1101

Olwalero ensi ejaguza olunaku lwa bakakyala era wano e Uganda emikolo gibade Mityana. Mu banna byamizannyo, omukyala Peninah Nakabo ye olunaku luno alujaguza n’essanyu eryensuso. Anti yawangulide Uganda omudaali gwa zaabu ogusoose mu mpaka za ssemazinga wa Africa mu muzannyo guno e Zambia.