Uganda Ne Kenya Basamba Nkya

0
953

Esaawa mulindwa etuuse. Olunaku lw’enkya tiimu y’eggwanga ey’omupiira eyabawala lwekwata Kenya mu mupiira gw’okusunsulamu abanagenda mu mpaka za ssemazinga wa Africa ezabakazi ezinabera e Ghana omwaka guno. Uganda yatuuse dda e Machakos omupiira guno gyegunabera.

TagsKenya