Minisita Namuganza Amala Gavuma?

0
873

Ensonga za minister omubeezi owebyettaka Persis Namuganza kwosa ne Sipika Kadaga zongedde okulanda, oluvanyuma lwo omubaka omulalala okulaga akakiiko akanoonyereza ku nsonga zino obujulizi obulaga nti yamuvuma n’okumulangira obwa malaaya Omubaka omukyala owa district ye Namutumba Mariam Naigaga yaakyasembyeyo okulumiriza Namuganza ono era n’alaga ssentebe obubaka ku ssimu namuganza bweyamuwerezza.