Nankabirwa Ne Bahati Bawonye Akabenje mu Nnyonyi

0
943

Nampala wa Gavumenti Ruth Nankabirwa saako omubaka wa Distulikiti ye Rukiga webali bebaaza mutonzi oluvanyuma lwokubasimatusa akabenje kenyonyi nga mukadde kano bandibadde bogerwako nga bagenzi. Nankabirwa nomubaka Caroline Kamusiime babadde balinye ennyonyi okudda e Kampala oluvanyuna lw’emikolo gyabakyala aba District ye Kabale naye Namukanga yatabukidde mu bbanga nebaza ekiwejowejjo ngebakasse ku ddimwa.