Obwakabaka bwa Buganda bweraliikirivu Olwa Kiwamba Bantu

0
1185

Obwakabaka bwa Buganda bweraliikirivu olwa kiwamba bantu ekisusse ennyo mu Uganda ng’okusingira ddala ebikolwa bino byetooloolera mu Buganda. Minisita wa kabaka avunanyizibwa ku kunoonyereza, omumbejja Sylvia Mazzi bwabadde asisinkanye bannalulugi ba Buganda ne Uganda okuva kuno nebweru wa Buganda agambye nti ekiwamba bantu kino kiteekwa okusalirwa amagezi.

TagsKidnap