Emisaala Gy'abasomesa Gitabudde Ababaka

0
752

Emisala emipya egya abasomesa ba secondary egya kakasiddwa olukiiko lwa Minisita luyitte cabinet gitabudde ababaka abatula ku kakiiko ka palaamenti akakola kubyenjigiriza nga bagamba nti tekyakoleddwa mubwenkanya era kyakwongera okuleta okwekakalasa mu masomero. Ababaka era bawakanyiza ekya gavumenti okuyimiriza entekateka eyayisibwa palamenti kwosa ne cabinet okufula MUBS university eyetongodde.