Omusolo Ku Mafuta Gwakulinnya

0
770

Bannayuganda nga bakyakubagana empawa ku misolo emingi gavumenti gyereeta ogw’emikutu gimugattabantu, gavumenti kati bakubyeko omusolo omulala ogugenda okuggyibwa ku mafuta ogwe nusu 100 ku buli litre y’amafuta agagulwa nga sente zino zaakuyamba okuddaabiriza enguudo mu ggwanga. Okusinziira ku minisita omubeezi omuwanika, David Bahati buli lukya gavumenti yeewola ensimbi okuzimba