Amawanga Geemulugunyizza Ku Nnyama ya Uganda

0
874

Abakugu mu byomutindo okuva mu mawanga ga African 26 bakunganidde ku kitebe ekikulu ekyekitongole ekirabirira n’okulondoola omutindo mu Uganda okusala entotto kubutya bwebayinza okwekenenye edagala lye ebisolo obutagenda mu nyama, amaggi, amata n’ebirala ebisindikibwa e bweru. Okusangibwa kw’eddagala mu bintu bino kiviriddeko amawanga gabulaya, America n’e japan okugaba ebintu ebyo mu butale bwabwe.