Abalamazi Musussa Omwenge N'embizzi – Ssaabasumba Dr. Emmanuel Obbo

0
613

Ssaabasumba w’essaza ly’ekerezia ekkulu ery’e klezia e Tororo Dr. Emmanuel Obbo alaze obwennyamivu ku balamazi abatuuka e Namugongo nebadda mu kutamiira mu kifo ky’okusaba n’okujjukira abajulizi ng’omulamwa gw’okukuza olunaku lw’abajulizi bweguli.
Bino ssaabasumba Obbo abyogeredde mu lukungaana lw’abamawulire mw’ayanjulidde enteekateeka z’okukuza olunaku lw’abajulizi okubeerawo nga 3 ogwomukaaga buli mwaka.