Abapoliisi Bakedde Mu Bibuuzo

0
288

Abapoliisi abasoba mu 500 bebatudde ebigezo by’okusunsulamu abaneegatta ku mukaago gw’amawanga ogwa African Union, okukuuma eddembe mu mawanga agatali gamu. Abakuumaddembe bano batudde ebigezo ebisooka ebigezesa okumanya kwabwe okw’olulimi olungerereza nga baakumala wiiki namba nga bagezesebwa mu bukodyo obw’enjawulo.