Abasiraamu Balwanye Lwa Bukulembenze

0
480

Abakakulembe bw’obusiraamu mu district y’e Arua okuli Khadi Amin Maga, ssentebe Hatib Juma, ne ba Kkansala bakubaganye ebikonde n’ensambaggere bwe balemereddwa okukkaanya ku ddi olukiiko oluggyamu District Khadi obwesige bwerunaatuula.