Abasirikale Bazudde Emmundu N'omutuuze e Kimaka

0
577

Wabadewo Obunkenke ku kyalo Kimaka mu division y’e Mpumudde/Kimaka mu munisipaali y’e Jinja abebyokwerinda ababadde mu ngoye za bulijjo nga babagalidde emmundu ennene bwebasazeeko ekyalo nebakwata abadde ateeberezebwa okubeera n’ebyokulwanyisa. Poliisi emusanze n’emmundu ennene bbiri n’amasasi agawerako n’ebyokulwanyisa ebirala.