Abayizi B'e Makerere Beekalakaasizza Lwa Mmere

0
802

Poliisi yezobye nabayizzi ababadde be kalakasa ku ssetendekero e Makerere okukakana nga guild president nga kwotadde nabayizi abalala bakwatiddwa. Abayizzi bakedde kwekalakasa wakati mu nkuba era poliisi neyungula abasajja bayo abawanvu na bampi abakubye teargas na masasi okulaba nti bayimirizza ebikolwa bino.