Abazigu Balumbye Ekibanda Ky'emmotoka

0
788

Poliisi eri ku muyiggo gwa bazigu abaayingiridde ekibanda ky’emmotoka ekya Aisha Group Ltd e Nakawa ne babba mmotoka n’ebintu ebikalu ebiwera. Kino kituusizza Bananansi ba Pakistan okuwanjagira Gavt ya kuno ebawe obukuumi nga bagamba obulamu bwabwe buli mumkatyabaga.