Akakiiko Gwekabadde Kalinda Best Kemigisa Alabiseeko

0
452

Nyina omukama wa Tooro Best Kemigisa atunudde ebikalu mu kakiiko k’omulamuzi Bamugemereire akanonyereza ku mivuyo gy’e ttaka nga addamu kajjogijogi w’ebibuuzo ebibadde bimubuzibwa nasalawo okubiddamu ekifuula nenge. Kemigisa n’emiyengeyenge bituuse okumujja mu maaso ng’annyonnyola engeri gyayisibwamu Abatooro.