Amagye Gategeka Kuzza Miramba Okuva e Somalia

0
903

Enteekateeka z’okuzza emibiri gy’abaserikale b’eggye ly’eggwanga abaafiiridde mu Somalia mu kulwanagana okwabadde mu Somalia zigenda mu maaso. Okusinziira ku mwogezi wa UPDF, Brig. Richard Karemire abajaasi ba Amisom abaafiiridde mu bulumbaganyi bakyali bana.