Buganda Tesaaga ku Ttaka

0
957

Obwakabaka bwa Buganda bwatulidde akakiiko akanonyereza ku mivuyo gyettaka nti kalabika nga akalina ekigendererwa ekisanyaawo ettaka lya Mailo.
Leero Katikkiro wa Buganda akulembeddemu ttiimu okuva e Mengo okujja mu kakiiko k’omulamuzi Catherine Bamugemereire nga balambulula wa obwakabaka webuyimirirdde ku nsonga z’ettaka mu ggwanga.
Bavuddeyo nga bawadde amagezi nti wabeewo enkyukakuka ezikolebwa mu tteeka ly’ettaka erya 1998.