Ddala Bambega Basindikibwa Mu Masinzizo?

0
845

Ababaka ba palamenti abakatoliki batadde gavumenti ku nninga ebanyonyole ku kyabambega abasaasanye mu Eklezia abatadde nebyokwerinda byabannaddiini ku bunkenke Ababaka bano nga bakulembedwamu Betty Nambooze owa Mukono Municipality basabye wateekebwewo akakiiko aketengeledde okubuliriza ku bambega ssaabasumba we esaaza lye kampala Cyprian Kizito Lwanga beyayogerako mu kusaba kwa pasika.