DP Eyogedde Ku Yalumbye Omulabirizi

0
550

Ekibiina kya Democratic party kirumiriza gavument okubako kyemanyi ku kyokulumba omulabirizi w’e Namirembe Wilberforce Kityo Luwalira eyalumbibwa ku paasika Dp egamba gavumenti yeeyategeka omusajja ono nekigendererwa kyokutiisatiisa bannaddini batandike okupondooka obutadda mu kwogera ku mbeera eriwo mu ggwanga.