Ebya Museveni ne Ababaka Byakunyuma

0
1017

Ababaka ba palamenti banuukudde omukulembeze we ggwanga YK Museveni eyaweze okukwata ababaka ba paalamenti beyagmbye nti beekiika mu nteekateeka z’okulwanyisa omusujja gw’ensiri. Ababaka bagambye nti eddagala lya DDT nabwo butwa bwebatayinza kukkiriza kufuuyira mu nju z’abantu wadde mu mpya zaabwe okutta ensiri.