Ebya Togikwatako Bikaaye mu Mbale

0
504

Abavubuka mu kibuga Mbale ababadde bagezaako okwekalakasa nga bagamba nti ababaka ba palamenti balina omulugube nga kwebaava okweyongera emyaaka 2 ku kisanja kya bwe,babunye emiwabo poliisi bwezze. Bano abasoose okuwa abalamuzi ba Kkooti ettaputa ssemateeka emidaali okubasiima ku ngeri gye bawuliramu omusango ogwawaabwa abamu ku babaka, olulengedde kadenge ya poliisi emisinde negibeyimiriira.