Eby'okubba Ettaka Byongedde Okulanda

0
438

Akakiiko akanonyereza ku mivuyo gy’ettaka mu gwanga kawadde minisita we Ttaka ssalesale 26th omwezi guno okulabikako gyekali abeeko byanyonyola ku mivuyo egiri mu ofiisiye egyevuddeko abantu okubbibwako ettaka lyabwe ate nokufiiriza gavumenti . Minisita Bet Amongi olwaleero abadde alindiriddwa mu kakiiko kyokka n’akakuba ekkimooni nga yekwasa okuba kumirimu emitongole egyaminisitule kyakulembera.