Eddogo Mu Lufula

0
566

Abakola ogw’okutta engulube nga bano egyabwe bajikakalabiza ku Wambizzi ekisangibwa e Nalukolongo bakkakkanye ku sentebe waabwe nebamuyisaamu empi nga bamulanga gwakubaamu bikolwa bya Kalogo kalenzi kuba bamukutte lubona nga amansa ebyawongo mu kifo bonna webakolera emirimu.