Eddwaliro Ly'e Kasana Liyambibwe

0
650

Omujjuzo gwa bannakazadde mu ddwaliro ekkulu e Luweero erya Kasana Health Centre erigambibwa okuba nga lyasumusiddwa okutuuka ku mutendera gwe ddwaliro eryetongodde, gweralikiliza abasawo nga kati lizaalisa banakazadde 285 buli mwezi ku bitanda 15 byoka. Ekyelalikiliza abakulembezze kwekulaba nga mukiseera wabatandikidde okuzimba eddwaliro lino ebeyi yebizimbisibwa yeyongedde ekitataganyiza embalilira yaabwe okuva ku 4b okudda ku 6B