Endooliito e Bwaise

0
590

Eyali alowooza nti ekibba ttaka kyatandika mu biseera bino weerimba kubanga abantu bangi abazze babbibwako ettaka lyabwe mu ngeri ey’olukujjukujju nabalala okubatiisatiisa. Musajja mukulu Charles Kayongo owe 80 nejebuli eno alaajanira ttaka lyagamba nti lyamubbibwako mu ngeri yokutiisibwa tiisibwa. Atuttotoledde ettaka elya Bwaise Industrial area mu kampala lyamuggyibwaako litya.