Enkulankulaana e Nigeria

0
869

Ekimu ku byogeeza abantu obwaama mu kiseera kino ky’ekiteeso kyokwengezayo kampala,azingiremu Wakiso, Mukono ne Mpigi. Wakati mu mbeera eno abantu abamu balowooza nti Uganda esobola okufuna ekibuga ekirala ekitali Kampala. Naye okimanyi nti Nigeria yemu ku mawanga erya kakyuusa ekibuga ekikulu emirundi egiwera?