Gavumenti Enoonyereza Ku Bya Ssaabasumba

0
525

Gavumenti ebikudde ekyama nga bwetandiise okunonyereza kubigambo ebyayogerwa Ssabasumba wessaza ekulu ekampala Dr Cypriano kizito Lwanga nti waliwo abakesi abawa Pulezidenti amawulire amakyamu nti ayagala kuvunika gavumenti ate era nti waliwo ba faaza abamuketta Minisita akola kubutebenkevu elanga mubaka wamagye mu paalamenti Gen Elly Tumwine atubulidde nti okuva ssabasumba bweyayogera ebigambvo biino, gavumenti tetudde kubannga teyagakla kusika muguwa nabakulembeze ba ddini.