Kabaka Asiimye Abadduse

0
369

Ssaabasajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi II mu Butongole asiimye neyeebaza abantu be bonna abenyigira munteekateeka yemisinde gy’amazalibwa ga Ssaabasajja egyaliwo ku ssande nga emisinde kino gya mubuna byalo.
Omutanda asiimye nnyo obuvuma n’omutima ogw’bwasseruganda ogwayolesebwa mu misinde gino, wakati mu butiti olw’enkuba eyakeera okufudemba kwolwo kyonna nebajigumira.