Kaddu Yeegaanye Okulumba Luwalira

0
886

Eyalumba Omulabirizi w’e Namirembe ku kituuti ng’abuulira ku paasika Kaddu Herbert Solomon yegaanye emisango esatu egimuvunaanwa bwabadde asimbiddwa mu maaso g’omulamuzi Julius Mwesigye mu kooti ya Mwanga II mu Kampala. Kaddu asindikiddwa ku alimanda e Luzira ng’okunoonyereza bwekugenda mu maaso, okutuusa nga 24 omwezi guno.

TagsKaddu