Kampala Mukadde Yeeganye Abasiraamu Ab'omu Kisenyi

0
568

Olukiiko olufuzi olw’obusiralaamu lweganye omuzikiti ogwalumbiddwa ebitongole ebikuumaddembe mukiro ekyakesezza olunakku lwajjo mu Kisenyi okumpi n’akatale akayitibwa Usafi. Omwogezi wa Uganda Moslim Suprime Council Haji Nsereko Mutumba agambye nti abaddukanya omuzikiti guno babadde tebaguwandiisanga wadde obukulembeze bwagwo.

TagsIslam