Kitatta Ekkomera Limukkakkanyizza

0
510

Kooti y’amagye etuula e Makindye ebadde erina okutandika okuwulira emisango egivunaanwa Abdullah Kitatta eyongeddeyo okuwulira emisango gino olw’oludda oluwaabi okulemererwa okuwa abawawaabirwa obujulizi bwebafunyeewo obuluma Kitatta. Ssentebe wa kkooti eno Lt Gen. Andrew Gutti akaayuukidde oludda oluwaabi era n’ategeeza nti bano bebasibye omusango okuwulirwa.