Minisita Museveni Alabudde Ab'e Makerere

0
597

Minister w’ebyenjigiriza Janet Kataha Museveni asabye abayizi b’e Makerere okulekeraawo ebyokwekalakaasa basobole okumalira amaanyi gaabwe ku bitabo
Makerere y’e yunivaasite wano mu Uganda esingamu okwekalakaasa nga n’okwekalakaasa kuno kuva nnyo ku bisale bya yunivaasite mpozzi nemisaala gyabasomesa