Minisita Nadduli Akooye Okusirika

0
848

Minister akola guno naguli mu office ya president Haj. Abdulu Nadduli avudde mumbeera nakolokota minister munne owa Kampala Betty Namisango Kamya olwokuwoma omutwe mu kwagala okugaziya ensalo za Kampala ye kyagamba nti akikola ku gugwe so si ku lwa gavumenti Nadduli agamba ebyokugaziya kampala tebiri mu nteekateeka za gavume nti era ensonga eno tebagyogerangako