Mulwanyammuli Byebateesa ne Museveni Talibyerabira

0
846

Omwaka guno lwegigenda kuwera emyaka 25 bukya Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II atuula ku namulondo mu mwaka gwa 1993. Mu myaka egyo 25 , emyaka 12 ddamula yali mu mikono gya joseph Mulwanyammuli semogerere nga katikkiro Kyeyune Noah abadde mu kafubo akenjawulo ne Oweek. Joseph Mulwanyammuli Ssemogerere ku bwakatikkiro bwe mpozzi nembeera yensi egenda mu maaso.