Nakyambadde Eyasimattuka Ekijambiya Alabye Museveni

0
446

Omukazi Kawonawo Betty Nakyambadde eyasimatusse Bakijambiya be Masaka omulundi ogw’okubiri abuuganye essanyu bwasisinkanye omukulembeeze wegwanga nawa n’ekiragiro nti amangu ennyo bamuwe n’omulimu. Mu maka ga Nakyambadde gyebatidde Kijambiya Kiddawalime Muhammad ngono yoomu kubatoloka mu kooti e Masaka gyebuvuddeko.