Naye Ekibuga Kampala Okimanyi Bulungi?

0
266

Kampala kibuga ekisikiriiza abangi naddala abava mu kyalo okugya okunoonya ensimbi. Bangi bagya n’ekirooto nti obulamu bugenda ku kyuuka naye abamu ne bigaana. Obulamu mu kampala tebufanagana ng’abamu babeera mu bifo bya beeyi ate abalala babeera mu nzigotta. Kyoka bonna baberaawo nga basanyuufu.