Omulamuzi Kavuma Kata Bamugobe Munyumba

0
613

Poliisi e Mutundwe eremesezza abooluganda lwomulamuzi kavuma okumugoba mu nnyumba mwabeera nga bagamba asaana agiveemu kubanga si mwana wa waka. Bano bakedde kulumba maka nga bagamba nti balina okweddiza ebintu byabwe mu kifo kyokubirekamu omulamuzi Kavuma okubyegazanyirizaamu ate nga bamulonda bulonzi. Oluvanyuma lwa Poliisi okuyingira mu nsonga Kavuma nabamugobaganya besoze akafubo.