Omupoliisi Akubye Omutuuze Amasasi

0
679

Agnes Nakigudde nga awezza emyaka 39 omutuuze w’okumwalo gwe Lukalu ogusangibwa mu bizinga bye Buvuma yali mu kunyiga ebiwuundu mu ddwaliro lya Namirembe e Mukono gyeyaddusiddwa nga biwalattaka olwa masasi agamukubiddwa omusirikale akulira okunonyereza ku buzzi bwe misango ku mwalo guno Joseph Owinyi.