Omusango Gw'e Makerere Gugobeddwa ku Kkooti

0
293

Omulamuzi wa kkooti ewoozesa emisango egyengasi (Civil Division court) Henrietta Wolayo agobye omusango ogwaabwa team y’omupiira eye tendekero lya Makarere nga bawakanya ekibiina ekivunanyizibwa ku mipiira gya amatendekero agawagula ki Nile Special University League (NSUL) okubayimiriza okudamu okuzanya omupiira okumala emyaka ebiri.