Omusango Gw'okujikwatako Futojjera

0
1267

Kooti ejulirwamu etuula e Mbale eyongedde okuwulira okwemulungunya kw’oludda oluwaabi nga n’ekisoose mu ddiiro kwemulugunya ku ngeri emenya amateeka babaka ba palamenti gyebeeyongezaamu emyaka ebiri ku kisanja kyabwe. Bannamateeka b’oludda oluwaabi bategeezezza kkooti nti okukyuusa akawayiro 102b tekiwa beetu ababaka kweyongera emyaaka.