Omusibe Ayadduka Bamusse

0
585

Omu ku basibe ababiri abaatoloka mu kooti e Masaka, Kiddawalime Mohamad attiddwa bwabadde agenze okubba mu maka g’omutuuze ategeerekese nga ye Resty Nakyambadde e Mukoko, Bukulula mu district y’e Kalungu.