Omusujja Kuta Bantu Gubamalawo

0
384

ABABAKA Ba palamenti bakangude edoboozi kubusamambiro obuweebwa ministry yebyobulamu okulwanyisa ekilwadde kyomusujja gwensiri nga osanga yensonga lwaki banayuganda bongedde okutilimbulwa ekimbe kino. Mukwogerako nebanamawulire ababaka basangude nti kunsimbi eiweebwa ministry yebyobulamu obutundu 5 ku 100 zooka zezikola kukulwanyisa omusujja gwensiri.