Omusuubuzi w'e Nakasero Atugumbiddwa Nebamusuula Matugga

0
532

Abatuuze b’e Kakerenge ku luguudo lwe Bombo district ye Wakiso bakerede muntiisa bwebugude kumulambo gw’omukyala atamanyidwa mukitundu kyabwe. ngatidwa mubukambwe omulambo gwe negusibibwa mukaveera negusulibwa kunsiko. Omugenzi ategerekese nga Elizabeth Nakato nga abadde musubuuzi wa ngoye e Nakasero. Omulambo gubadde gusibiddwa akaveera ku mutwe nga gusuliddwa ku mabali ng’ekubo.