Poliisi Yeekokkola Emisango Gya Yintaneeti-

0
433

Abakugu mu byuma bikalimagezi okuva mu mumatendekero agawagulo mu Uganda babangudwa nebawebwa obukodyo n’obukugu akusobola okulwanyisa obumenyi bw’amateeka obukolebwa ku miyungiragana gya yintanenti. Okusinziira ku Richard Ndaboine, akulira ekitongole ekilwanyisa omuze guno mu Poliisi ya Uganda, emyaka ebiri egiyise, poliisi efunye emisango 400 egiddizibwa abantu abakozesa yintanenti. Bino byogedwa mu musomo ogwategekeddwa abakugu ba Uganda nga bayambibwako bwanyanyi babwe okuva mu America ku Serena Hotel e Kigo mu Wakiso.