Puliida Omulyake Bumukeeredde

0
999

Akakiiko akanoonyereza ku ttaka kalagidde olukiiko olugatta bannamateeka olwa Uganda Law Society okunoonyereza ku mmemba waabwe Richard Ruzibira eyabulankanya ssente zabantu beyali awolereza eziweza obuwumbi 16 Ruzibira yaliko abantu abasoba mu 20 beeyali awolereza kyokka bweyaweebwa ssente azibasasule ye nazeezibika era naliyirako omuntu omu.