Atwala Ettaka Bamulumirizza Obubbi-Kyegegwa

0
859

Abatuuze abasoba mu 500 e buteela Kyegegwa bali kubunkeke oluvannyuma lwabantu abatategerekaka okusonga ku ttaka kwebawangalidde nti lyaabwe bwooya. Ettaka lino eriweza yiika ezisoba mu 300 kigambibwa lyali ku kyapa ekyabula mu mwaka gwa 1979 oluvannyuma lwa Nyini kyo okufa ngalaamye nti baakimubbako era aze akakatanye ne kyapa katono bamulyemu amaaso.